Abalam 7:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Nzija kubanunula era mbawe n’obuwanguzi ku ba Midiyaani nga nkozesa abalwanyi ebikumi ebisatu abaanywedde amazzi ng’embwa, naye abo bonna abasigaddewo bagambe beddireyo ewaabwe.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Nnaabalokola n'abasajja bisatu (300) abaakombye n'olulimi, ne ngabula Abamidiyaani mu mukono gwo; naye abantu abalala bonna beddireyo ewaabwe.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Mukama n'agamba Gidyoni nti Nnaabalokola n'abasajja ebikumi bisatu abaakombye n'olulimi, ne ngabula Abamidiyaani mu mukono gwo: era abantu bonna beddireyo buli muntu mu kifo kye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Omukama n'agamba Gidewoni nti: “N'abasajja ebikumi ebisatu abakombye obukombi amazzi nzija kukununula, nkuwe Abamidiyaani mu mikono gyo. Abalala bonna buli omu addeyo ewuwe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Nja kubanunula mmwe nga nkozesa abasajja abo ebikumi bisatu abakombye amazzi, nkuwe okuwangula Abamidiyaani. Abalala bonna baddeyo ewaabwe.” Sien die hoofstukLuganda Bible 20037 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Nja kubanunula mmwe nga nkozesa abasajja abo ebikumi bisatu abakombye amazzi, nkuwe okuwangula Abamidiyaani. Abalala bonna baddeyo ewaabwe.” Sien die hoofstuk |