Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Noolwekyo kaakano genda olangirire eri abalwanyi bo nti, ‘Buli mutiitiizi yenna n’oyo akankana, ave ku lusozi luno Gireyaadi addeyo ewuwe.’ ” Abalwanyi emitwalo ebiri mu enkumi bbiri ne baddayo ewaabwe, ne wasigalawo omutwalo gumu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Kale nno kaakano langirira mu bantu nti, ‘Buli atya era akankana, addeyo ewaabwe, ave ku lusozi Gireyaadi.’ ” Awo abantu emitwalo ebiri mu enkumi bbiri (22,000) ne baddayo ewaabwe, abantu omutwalo gumu (10,000) ne basigala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Kale nno kaakano genda olangire mu matu g'abantu nti Buli atya akankana, addeyo ave ku lusozi Gireyaadi. Ne waddayo ku bantu bukumi bubiri mu enkumi bbiri; ne wasigalawo kakumi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Kale nno langirira nga bonna bawulira nti: ‘Atidde n'eyeekanzeemu addeyo, ave ku lusozi Gileyaadi.’ ” Abasajja emitwalo ebiri mu enkumi bbiri ne badda eka, ne wasigalawo omutwalo gumu gwokka.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

3 Kale nno kaakano langirira mu bantu nti: ‘Buli atya era akankana, addeyo ewaabwe, ave ku Lusozi Gileyaadi.’ ” Awo abantu emitwalo ebiri mu enkumi bbiri ne baddayo ewaabwe, abantu omutwalo gumu ne basigala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

3 Kale nno kaakano langirira mu bantu nti: ‘Buli atya era akankana, addeyo ewaabwe, ave ku Lusozi Gileyaadi.’ ” Awo abantu emitwalo ebiri mu enkumi bbiri ne baddayo ewaabwe, abantu omutwalo gumu ne basigala.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:3

Volg ons:

Advertensies


Advertensies