Abalam 7:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo amakondeere ebikumi ebisatu bwe gaafuuyibwa, Mukama Katonda n’atabulatabula Abamidiyaani ne battiŋŋana bokka na bokka n’ebitala byabwe era n’eggye lyabwe lyonna ne lifubutulwa okutuukira ddala e Besusitta okwolekera e Zerera, era n’okutuukira ddala Aberumekola okumpi ne Tabbasi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Abasajja ba Gidyoni bwe bafuuwa amakkondeere gaabwe, Mukama naaleetera ab'eggye ly'omulabe okufumitagana bokka na bokka, buli omu nga alwanyisa munne n'ekitala; eggye ne lidduka okutuuka ku Besusitta mu kkubo ly'e Zerera, okutuuka ku nsalo ya Aberumekola ku mabbali g'e Tabbasi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Ne bafuuwa amakondeere ebikumi bisatu, Mukama n'alwanyisa buli muntu ekitala kye okufumita munne era n'eggye lyonna: eggye ne lidduka okutuuka ku Besusitta mu kkubo ly'e Zerera, okutuuka ku nsalo ya Aberumekola ku mabbali g'e Tabbasi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Abasajja ebikumi ebisatu bwe baafuuwa eŋŋombe, Omukama n'aleeta okutabuka mu lusiisira; buli omu n'akyukira munne n'ekitala, ne badduka nga bwe baleekaana. Ne badduka okutuuka e Beti-Sitta ng'alaga e Zereda okutuukira ddala ku nsalo ya Abeli-Mekola e Tabbati. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Abasajja ba Gidiyoni bwe bafuuwa eŋŋombe zaabwe, Mukama n'aleetera ab'eggye ly'omulabe okulumbagana bokka na bokka, buli omu ng'alwanyisa munne n'ekitala. Ne badduka okutuuka e Betusitta, okwolekera Zerera, okutuuka ku nsalo ne Abeli Mewola, okumpi ne Tabbati. Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Abasajja ba Gidiyoni bwe bafuuwa eŋŋombe zaabwe, Mukama n'aleetera ab'eggye ly'omulabe okulumbagana bokka na bokka, buli omu ng'alwanyisa munne n'ekitala. Ne badduka okutuuka e Betusitta, okwolekera Zerera, okutuuka ku nsalo ne Abeli Mewola, okumpi ne Tabbati. Sien die hoofstuk |