Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Ebibinja ebirala nabo ne bafuuwa amakondeere, ne baasa ensuwa zaabwe, ne bakwata ebitawuliro mu mikono gyabwe egya kkono, n’amakondeere mu mikono gyabwe egya ddyo, ne bafuuwa nga bwe baleekaanira waggulu nti, “Ekitala kya Mukama Katonda era n’ekya Gidyoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Ebibinja byonna ebisatu ne bafuuwa amakkondeere, ne baasa ensuwa, nga bakutte emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'amakondeere ag'okufuuwa mu gya ddyo, ne baleekaana nti, “Ekitala kya Mukama era kya Gidyoni!”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Ebibiina ebisatu ne bafuuwa amakondeere, ne baasa ensuwa, nga bakutte ebitawuliro n'emikono gyabwe egya kkono, n'amakondeere n'emikono gyabwe egya ddyo bafuuwe: ne boogerera waggulu nti Ekitala kya Mukama era kya Gidyoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Ebibinja ebisatu ne bifuuwa eŋŋombe, ne baasa n'ensuwa, ne bakwata ebitawuliro ne kkono, mu ddyo nga bakutte eŋŋombe ez'okufuuwa. Ne baleekaana nti: “Ekitala ku lwa Mukama ne Gidewoni!”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

20 N'ab'ebibinja ebirala ebibiri ne bakola kye kimu. Bonna ne bakwata emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'eŋŋombe mu gya ddyo, ne baleekaana nti: “Ekitala kya Mukama era kya Gidiyoni!”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

20 N'ab'ebibinja ebirala ebibiri ne bakola kye kimu. Bonna ne bakwata emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'eŋŋombe mu gya ddyo, ne baleekaana nti: “Ekitala kya Mukama era kya Gidiyoni!”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:20

Volg ons:

Advertensies


Advertensies