Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Nze n’abo benaabeera nabo, bwe tunaafuuwa amakondeere gaffe, nammwe ne mufuuwa agammwe, ne muleekaanira waggulu nti, ‘Ku lwa Mukama Katonda ne ku lwa Gidyoni.’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Nze nabo abali nange, bwe tunaafuuwa amakkondeere, nammwe ne mulyoka mufuuwa agammwe ku njuuyi zonna ez'olusiisira ne mulekana nti, ‘ba Mukama era ba Gidyoni.’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Nze bwe nnaafuuwa ekkondeere, nze ne bonna abali nange, nammwe ne mulyoka mufuuwa amakondeere, ku njuuyi zonna ez'olusiisira lwonna ne mwogera nti Ba Mukama era ba Gidyoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Bwe nnaafuuwa eŋŋombe era n'abo abali nange, nammwe eyo yonna okwetooloola olusiisira mufuuwe eŋŋombe nga bwe muleekaanira kumu nti: ‘Ku lwa Katonda ne Gidewoni!’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 Nze ne bonna abali nange bwe tunaafuuwa eŋŋombe zaffe, olwo nammwe ne mufuuwa ezammwe wonna okwetooloola olusiisira, ne muleekaana nti: ‘Ku lwa Mukama ne ku lwa Gidiyoni!’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

18 Nze ne bonna abali nange bwe tunaafuuwa eŋŋombe zaffe, olwo nammwe ne mufuuwa ezammwe wonna okwetooloola olusiisira, ne muleekaana nti: ‘Ku lwa Mukama ne ku lwa Gidiyoni!’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies