Abalam 7:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 N’abagamba nti, “Munnekalirize, bwe tunaaba tunaatera okutuuka ku lusiisira buli kye nnaakola nammwe nga mukikola. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 N'abagamba nti, “Mulabire ku nze, nammwe mukole nga bwe nkola, bwe nnaatuuka okumpi n'olusiisira nga bwe nnaakola nammwe bwe munaakola. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 N'abagamba nti Mulabire ku nze, nammwe mukole bwe mutyo: era, laba, bwe nnaatuuka ku nkomerero y'olusiisira, awo nze nga bwe nnaakola, nammwe munaakola bwe mutyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 N'abagamba nti: “Mutunule, kye mulaba nkola, nammwe kye muba mukola. Bwe nnaatuuka ku njegooyego z'olusiisira, kye nnaakola, nammwe kye munaakola. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 N'abagamba nti: “Bwe nnaatuuka ku njegoyego y'olusiisira, muntunuulire! Kye nnaakola, nammwe kye muba mukola. Sien die hoofstukLuganda Bible 200317 N'abagamba nti: “Bwe nnaatuuka ku njegoyego y'olusiisira, muntunuulire! Kye nnaakola, nammwe kye muba mukola. Sien die hoofstuk |