Abalam 7:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Munne n’amuddamu nti, “Ekyo si kirala wabula kitala ky’omusajja Omuyisirayiri Gidyoni mutabani wa Yowaasi. Era oyo Katonda amuwadde obuwanguzi ku ba Midiyaani n’eggye lyaffe lyonna.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Munne n'addamu n'ayogera nti, “Ekyo kitala kya Gidyoni mutabani wa Yowaasi omusajja wa Isiraeri so si kirala, mu mukono gw'oyo Katonda mw'agabudde Midiyaani n'eggye lye lyonna.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Munne n'addamu n'ayogera nti Ekyo kitala kya Gidyoni mutabani wa Yowaasi omusajja wa isiraeri so si kirala: mu mukono gw'oyo Katonda mw'agabudde Midiyaani n'eggye lyonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Munne kwe kuddamu nti: “Ekyo si kirala, wabula kitala kya Gidewoni, mutabani wa Yowasi Omuyisirayeli. Katonda awaddeyo Midiyaani n'ensiisira yonna mu mikono gye.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Munne n'addamu nti: “Ekyo kitala kya Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi, Omuyisirayeli! Tekitegeeza kirala! Katonda amuwadde okuwangula Midiyaani n'eggye lyaffe lyonna.” Sien die hoofstukLuganda Bible 200314 Munne n'addamu nti: “Ekyo kitala kya Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi, Omuyisirayeli! Tekitegeeza kirala! Katonda amuwadde okuwangula Midiyaani n'eggye lyaffe lyonna.” Sien die hoofstuk |