Abalam 7:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Abamidiyaani, Abamaleki n’Abamawanga amalala ag’ebuvanjuba abaali mu kiwonvu, mu bungi baali ng’enzige; era n’eŋŋamira zaabwe mu bungi, nga ziri ng’empeke z’omusenyu oguli ku lubalama lw’ennyanja. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abantu b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamira ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 N'Abamidiyaani n'Abamaleki n'abaana bonna ab'ebuvanjuba baali bateekeddwateekeddwa mu kiwonvu ng'enzige okuba abangi; n'eŋŋamira zaabwe tezaabalikika, ng'omusenyu oguli ku ttale ly'ennyanja okuba ennyingi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 Abamidiyaani n'Abaamaleki n'abantu ab'ebuvanjuba baali bagumbye awo mu kiwonvu nga bali ng'enzige obungi; eŋŋamiya zaabwe nazo nga butabala, obungi nga ziri ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamiya ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja. Sien die hoofstukLuganda Bible 200312 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamiya ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja. Sien die hoofstuk |