Abalam 7:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo Gidyoni gwe baakazaako erya Yerubbaali, ne be yali nabo bonna, ne bakeera mu makya, ne basiisira ku luzzi Kalodi; Olusiisira lwa Bamidiyaani lwali mu bukiika obwa kkono mu kiwonvu, kumpi n’olusozi Mole. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo Yerubbaali, ye Gidyoni, n'abantu bonna abaali naye, ne bagolokoka ku makya, ne basiisira ku luzzi Kalodi; n'olusiisira lwa Midiyaani lwali mu kiwonvu ku luuyi lwabwe olw'obukiikakkono ku mabbali g'olusozi Mole. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Awo Yerubbaali, ye Gidyoni, n'abantu bonna abaali naye, ne bagolokoka mu makya, ne basiisira ku luzzi Kalodi: n'olusiisira lwa Midiyaani lwali ku luuyi lwabwe olw'obukiika obwa kkono, ku mabbali g'olusozi Mole, mu kiwonvu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 Ku makya Yerubbaali (ye Gidewoni) bwe yazuukuka, n'abantu bonna abaali naye, n'asiisira kumpi ne Eni-Karodi; lwo olusiisira lwa Midiyaani nga lubali mu kiwonvu, kumpi n'olusozi More. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 Awo Yerubbaali, ye Gidiyoni, n'abantu bonna abaali naye, ne bazuukuka mu makya, ne basiisira ku lusozi Harodi. Olusiisira lw'Abamidiyaani lwali mu kiwonvu, ku ludda lwabwe olw'ebukiikakkono ku mabbali g'Olusozi More. Sien die hoofstukLuganda Bible 20031 Awo Yerubbaali, ye Gidiyoni, n'abantu bonna abaali naye, ne bazuukuka mu makya, ne basiisira ku lusozi Harodi. Olusiisira lw'Abamidiyaani lwali mu kiwonvu, ku ludda lwabwe olw'ebukiikakkono ku mabbali g'Olusozi More. Sien die hoofstuk |