Abalam 6:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 n’atumira Abayisirayiri Nnabbi, n’abagamba nti, “Mukama Katonda w’Abayisirayiri agamba bw’ati: nabakulembera okuva mu Misiri, ne mbaggya mu nnyumba ey’obuddu, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Mukama n'atuma nnabbi eri abaana ba Isiraeri n'abagamba nti, “Mukama, Katonda wa Isiraeri agamba nti, nnabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Mukama n'atuma nnabbi eri abaana ba Isiraeri: n'abagamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama, Katonda wa Isiraeri, nti Nabaggya mu Misiri ne mbalinnyisa, era nabaggya mu nnyumba y'obuddu; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Omukama n'abatumira omusajja omulanzi eyabagamba nti: “Omukama Katonda wa Yisirayeli kino ky'agamba nti: ‘Nze nabaggya mu Misiri, ne mbaggya mu nnyumba y'obuddu, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Mukama n'atuma omulanzi eri Abayisirayeli, n'abagamba nti: “Mukama, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: ‘Nabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu. Sien die hoofstukLuganda Bible 20038 Mukama n'atuma omulanzi eri Abayisirayeli, n'abagamba nti: “Mukama, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: ‘Nabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu. Sien die hoofstuk |