Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 6:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Ne basiisira mu nsi eyo, ne bazikiriza ebirime byonna okutuusiza ddala e Gaaza. Ne bawemmenta endiga, ente, endogoyi era tebaalekera Bayisirayiri kantu konna.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kya kulya mu Isiraeri, wadde endiga oba ente oba endogoyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 ne basiisira ewaabwe, ne bazikiriza ebibala by'ettaka, okutuusa bw'otuuka e Gaaza, so tebaaleka kya kulya mu Isiraeri, newakubadde endiga, newakubadde ente, newakubadde endogoyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Baasiisira mu bo ne boonoona ebirime by'ensi okutuukira ddala e Gaza, nga tebalekaawo kaliibwa n'akamu mu Yisirayeli, si ndiga, si nte, si ndogoyi;

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

4 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kyakulya mu Yisirayeli, wadde endiga oba ente oba endogoyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

4 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kyakulya mu Yisirayeli, wadde endiga oba ente oba endogoyi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 6:4

Volg ons:

Advertensies


Advertensies