Abalam 6:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Abayisirayiri ne batulugunyizibwa nnyo Abamidiyaani. Kyebaava beesimira empuku ne beetoolooza ebibuga byabwe agasenge. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Abamidiyaani ne banyigiriza nnyo Abaisiraeri; abaana ba Isiraeri kyebaava beekolera obuyu ku nsozi okwekwekamu era n'ebekwekanga ne mu mpuku ne mu bifo ebyekusifu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Omukono gwa Midiyaani ne guwangula Isiraeri: era olwa Midiyaani abaana ba Isiraeri kyebaava beekolera obuyu obuli ku nsozi n'empuku n'ebigo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Midiyaani bwe yabanyigiriza ennyo, ne beekolera obwekwekero mu nsozi, empuku n'obufo obwesiifu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Midiyaani n'esinga nnyo Yisirayeli amaanyi, Abayisirayeli ne beekweka mu mpuku ne mu bifo ebirala ebyekusifu mu nsozi. Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Midiyaani n'esinga nnyo Yisirayeli amaanyi, Abayisirayeli ne beekweka mu mpuku ne mu bifo ebirala ebyekusifu mu nsozi. Sien die hoofstuk |