Abalam 5:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 “Mukama, bwe wava e Seyiri, bwe wava mu kitundu kya Edomu okutabaala, ensi n’ekankana, enkuba n’eyiika okuva mu ggulu. Weewaawo, ebire ne bifukumuka amazzi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, era n'eggulu ne litonnya, Weewaawo, ebire ne bitonnya amazzi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Mukama, bwe wajja ng'ova mu Seyiri, bwe wasimbula ekigere okuva mu nsi y'e Edomu, ensi yakankana, n'eggulu ne litonnya, n'ebire ne bitonnya amazzi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire! Sien die hoofstukLuganda Bible 20034 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire! Sien die hoofstuk |