Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 5:30 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 ‘Tebazudde omunyago era tebali mu kugugabana, omuwala omu oba babiri buli musajja? Sisera tufunye omunyago ogw’engoye enduke ez’amabala? Eminagiro ebiri emiruke, egy’amabala tegiibe gyange?’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 Tebaluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane? Buli musajja omuwala omu oba babiri; Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange?

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 Nti Tebalabye munyago, tebagugerese? Buli musajja omuwala, abawala babiri; Sisera omunyago ogw'amabala amangi, Omunyago ogw'amabala amangi amadalize, Amabala amangi amadalize eruuyi n'eruuyi, ku nsingo z'omunyago?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

30 ‘Kati tebakuŋŋaanya na kugabana munyago? Buli mutabaazi omwandu gwe: omuwala omu oba babiri; omunyago gwa Sisera ze ngoye eza langi entobeke, ogwange: kitambaala ekya langi entobeke, oba bibiri olw'obulago bwange.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

30 “Baluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane: buli musajja omuwala omu oba babiri. Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

30 “Baluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane: buli musajja omuwala omu oba babiri. Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 5:30

Volg ons:

Advertensies


Advertensies