Abalam 5:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Ab’ekika kya Gireyaadi baasigala mitala wa Yoludaani. N’ab’ekika kya Ddaani ekyabasigaza mu byombo kiki? Ab’ekika kya Aseri; baasigala ku lubalama lw’ennyanja, ne babeera awali emyalo gyabwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yoludaani. Ab'omu Kika kya Ddaani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Gireyaadi yabeera emitala wa Yoludaani: Ne Ddaani ekyamusigaza mu byombo kiki? Aseri n'atuula ng'asirika ku mwalo gw'ennyanja, N'abeera awali ebikono bye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 “Gileyaadi yasigala mitala wa Yorudani. Ate Daani, lwaki yasigala ku byombo? Aseeri yasigala ku lubalama nga yeewummulidde mu myalo gye. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yorudaani. Ab'omu Kika kya Daani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo. Sien die hoofstukLuganda Bible 200317 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yorudaani. Ab'omu Kika kya Daani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo. Sien die hoofstuk |