Abalam 5:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Abalangira ba Isakaali baali wamu ne Debola; era Isakaali yali wamu ne Baraki. Ne bafubutuka okumugoberera mu kiwonvu. Olw’enjawukana ezaali mu kika kya Lewubeeni, waaliwo okusooka okufumiitiriza ennyo mu mitima gyabwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 N'abakulembeze ba Isakaali ne bajja ne Debola; nga bali bumu ne Balaki, ne bamugoberera mu kiwonvu. Naye ab'ekika kya Lewubeeni baateesa ne batasalawo oba nga banaagenda. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 N'abalangira ba Isakaali baali wamu ne Debola; Nga Isakaali bwe yali, ne Balaki bwe yali bw'atyo; Baafubutuka mu kiwonvu (nga balinnya) mu bigere bye. Awali enzizi za Lewubeeni Waabaawo okuteesa kw'emitima okukulu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 “Abalangira ba Yissakari baali ne Debora, ye Yissakari yali ne Baraki, n'amukkiriza mu kiwonvu. “Mu kika kya Rubeni mwalimu okwerowooza nnyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 N'abakulembeze ba Yissakaari ne bajja ne Debora nga bali bumu ne Baraki, ne bamugoberera mu kiwonvu. Naye ab'omu Kika kya Rewubeeni beesalamu ne badda mu kwebuuzaganya, ne batasalawo oba nga banaagenda. Sien die hoofstukLuganda Bible 200315 N'abakulembeze ba Yissakaari ne bajja ne Debora nga bali bumu ne Baraki, ne bamugoberera mu kiwonvu. Naye ab'omu Kika kya Rewubeeni beesalamu ne badda mu kwebuuzaganya, ne batasalawo oba nga banaagenda. Sien die hoofstuk |