Abalam 4:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Namwegayirira nti, “Mpa ku tuzzi nnyweko kubanga ennyonta enzita.” N’asumulula eddiba omufukibwa amata n’amunywesa oluvannyuma n’amubikkako. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 N'amugamba nti, “Nkwegayiridde, mpa otuzzi nnywe; kubanga ennyonta ennuma.” N'asumulula eddiba ery'amata, n'amunywesa, n'amubikkako. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 N'amugamba nti nkwegayiridde, mpa otuzzi nnywe; kubanga ennyonta ennuma. N'asumulula eddiba ery'amata, n'amunywesa, n'amubikkako. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 N'agamba Yayeli nti: “Mpaayo ku tuzzi, ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula endyanga y'amata n'amuwa n'anywa, n'addamu okumubikkako. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Sisera n'amugamba nti: “Nkwegayiridde, mpa ku mazzi nnyweko, kubanga ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula ensawo ey'eddiba omubeera amata, n'amuwa n'anywa, n'amukweka nate. Sien die hoofstukLuganda Bible 200319 Sisera n'amugamba nti: “Nkwegayiridde, mpa ku mazzi nnyweko, kubanga ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula ensawo ey'eddiba omubeera amata, n'amuwa n'anywa, n'amukweka nate. Sien die hoofstuk |