Abalam 4:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Baraki n’afubutula eggye lya Sisera n’amagaali gaalyo okutuuka e Keloseesi eky’amawanga; era n’abatta n’ekitala obutalekaawo yadde n’omu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Balaki n'awondera amagaali n'eggye lya Sisera okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga; eggye lya Sisera lyonna nerisanyizibwawo, newatasigala muntu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Naye Balaki n'agoberera amagaali n'eggye okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga: n'eggye lya Sisera lyonna obwogi bw'ekitala ne bulimalawo; tewaasigala muntu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Baraki n'agoba ebigaali n'eggye okutuukira ddala e Karoseti-Aggoyimu. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa n'ekitala; tewaali yawonawo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu. Sien die hoofstukLuganda Bible 200316 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu. Sien die hoofstuk |