Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 4:11 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Keberi Omukeeni yazimba eweema ye okumpi n’omuti omwera e Zaanannimu ekiri okumpi ne Kedesi oluvannyuma lw’okwawukana ne Bakeeni banne, bazzukulu ba Kobabu mukoddomi wa Musa.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Mu kiseera ekyo, Keberi Omukeeni yali yeeyawudde ku Bakeeni banne, abaana ba Kobabu kitaawe wa muka Musa, n'asimba eweema ye awali omwera mu Zaanannimu, okumpi ne Kedesi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Era Keberi Omukeeni yali ayawukanye n'Abakeeni, be baana ba Kobabu mukoddomi wa Musa, n'azimba eweema ye awali omwera mu Zaanannimu ekiri okumpi ne Kedesi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Kati nno Keberi Omukeni yali ayawukanye ku banne bwe bava mu Kayini, ne ku bazzukulu ba Kobabu mukoddomi wa Musa, ng'asimbye weema ye ku muti omunene ogw'e Zaanannimu ekiri mu Kedesi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 Mu kiseera ekyo, Heberi Omukeeni yali yeeyawudde ku Bakeeni banne, bazzukulu ba Hobabu, kitaawe wa muka Musa, n'asimba eweema ye awali omuvule mu Zenannimu, okumpi n'e Kadesi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

11 Mu kiseera ekyo, Heberi Omukeeni yali yeeyawudde ku Bakeeni banne, bazzukulu ba Hobabu, kitaawe wa muka Musa, n'asimba eweema ye awali omuvule mu Zenannimu, okumpi n'e Kadesi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 4:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies