Abalam 3:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Noolwekyo Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri, kyeyava abawaayo okuwangulwa n’okufugibwa kabaka Kusanurisasaimu ow’e Mesopotamiya okumala emyaka munaana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Obusungu bwa Mukama ne bubuukira ku Isiraeri, n'abawaayo eri Kusanurisasaimu kabaka w'e Mesopotamiya; abaana ba Isiraeri ne baweerereza Kusanurisasaimu emyaka munaana. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Obusungu bwa Mukama kyebwava bubuubuuka ku Isiraeri, n'abatunda mu mukono gwa Kusanurisasaimu kabaka w'e Mesopotamiya: abaana ba Isiraeri ne baweerereza Kusanurisasaimu emyaka munaana. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'abawaayo mu mikono gya Kasani-Risatayimu, kabaka wa Aramu Nakarayimu. Abayisirayeli ne baweereza buddu Kusani-Risatayimu emyaka munaana. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Mukama kyeyava asunguwalira ennyo Abayisirayeli, n'aleka Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya okubawangula, n'abafugira emyaka munaana. Sien die hoofstukLuganda Bible 20038 Mukama kyeyava asunguwalira ennyo Abayisirayeli, n'aleka Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya okubawangula, n'abafugira emyaka munaana. Sien die hoofstuk |