Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 3:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Ne bawasanga abawala ab’omu mawanga ago era ne bafumbizanga bawala baabwe eri abalenzi b’omu mawanga ago ne basinzanga ne bakatonda baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 ne bawasa abakazi mu bantu abo, era ne bafumbizaamu bawala baabwe era ne basinzanga bakatonda baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 ne bawasa abawala baabwe okuba abakazi baabwe, ne bawa abawala baabwe bo eri batabani baabwe, ne baweereza bakatonda baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Baawasa bawala baabwe, n'abaabwe ne babafumbiza batabani baabwe, ne baweereza ne balubaale baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

6 Ne bawasa abakazi mu bantu abo, era ne bafumbizaamu bawala baabwe era ne basinzanga balubaale baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

6 Ne bawasa abakazi mu bantu abo, era ne bafumbizaamu bawala baabwe era ne basinzanga balubaale baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 3:6

Volg ons:

Advertensies


Advertensies