Abalam 3:31 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 Omukulembeze eyaddira Ekudi mu bigere ye Samugali mutabani wa Anasi era naye yanunula Abayisirayiri. Ye wuuyo eyatta abasajja Abafirisuuti lukaaga nga yeeyambisa omuwunda gwe bagobesa ente nga zirima. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 Omulamuzi eyaddirira yali Samugali mutabani wa Anasi. Naye yanunula Isiraeri, bwe yatta Abafirisuuti lukaaga (600), n'omuwunda ogusoya ente era naye n'alokola Isiraeri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 Samugali mutabani wa Anasi n'addirira oyo, n'atta ku Bafirisuuti abasajja lukaaga n'omuwunda ogusoya ente: era naye n'alokola Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU31 Ewudi yaddirirwa Samugari, mutabani wa Anati, eyakuba Abafilisitiini lukaaga n'omuwunda ogugoba ente. Naye yanunula Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200331 Omukulembeze eyaddirira, yali Samugaari, mutabani wa Anati. Naye yanunula Yisirayeli bwe yatta Abafilistiya lukaaga n'omuwunda. Sien die hoofstukLuganda Bible 200331 Omukulembeze eyaddirira, yali Samugaari, mutabani wa Anati. Naye yanunula Yisirayeli bwe yatta Abafilistiya lukaaga n'omuwunda. Sien die hoofstuk |