Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 3:30 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 Bwe batyo Abayisirayiri ne bajeemulula Abamowaabu ku lunaku olwo. Okuva ku olwo ensi n’ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 Ku lunaku olwo Abaisiraeri ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana (80).

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 Awo Mowaabu n'ajeemulwa ku lunaku olwo n'omukono gwa Isiraeri. Ensi n'ewummulira emyaka kinaana.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

30 Ku olwo Yisirayeli n'atoowaza Mowabu, ensi n'eweerako okumala emyaka kinaana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

30 Ku lunaku olwo Abayisirayeli ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

30 Ku lunaku olwo Abayisirayeli ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 3:30

Volg ons:

Advertensies


Advertensies