Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 3:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Ekudi n’akoma awaali amayinja amoole kumpi ne Girugaali n’addayo eri Egulooni n’amugamba nti, “Nnina obubaka obw’ekyama gy’oli.” Kabaka n’agobawo bonna be yali nabo era ne bamuviira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Naye Ekudi kennyini nakoma ku mayinja agaali okumpi n'e Girugaali, n'addayo eri Eguloni n'amugamba nti, “Ntumiddwa ebigambo eby'ekyama gyoli Ayi kabaka.” Awo kabaka n'agamba abaweereza be nti, “mutuleke fekka!” Bonna ne bava waali ne bafuluma.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Naye ye kennyini n'addayo ng'akoma ku mayinja agaali okumpi n'e Girugaali, n'ayogera nti Ntumiddwa ebigambo eby'ekyama eri ggwe, kabaka. N'ayogera nti Musirike. Bonna abaali bayimiridde naye ne bafuluma ne bamuleka.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Naye ye bwe yatuuka ku bifaananyi bya balubaale eby'amayinja, okumpi ne Gilugali, n'afunyamu, n'agamba kabaka nti: “Nnina obubaka bwo, ssebo kabaka, bwa kyama.” Awo kabaka n'alagira nti: “Musirike!” Abaweereza be bonna ne bamuviira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 Naye Ehudi kennyini n'akoma ku mayinja amoole agaali okumpi ne Gilugaali, n'addayo eri Egulooni, n'agamba nti: “Ayi Ssaabasajja, nnina obubaka obw'okukuwa mu kyama.” Awo Kabaka n'alagira abaweereza be nti: “Mutuleke ffekka!” Bonna ne bava w'ali ne bafuluma.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

19 Naye Ehudi kennyini n'akoma ku mayinja amoole agaali okumpi ne Gilugaali, n'addayo eri Egulooni, n'agamba nti: “Ayi Ssaabasajja, nnina obubaka obw'okukuwa mu kyama.” Awo Kabaka n'alagira abaweereza be nti: “Mutuleke ffekka!” Bonna ne bava w'ali ne bafuluma.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 3:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies