Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 3:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Ate era Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama; kyeyava awa Eguloni kabaka wa Mowaabu amaanyi okubawangula olw’ebibi byabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Awo abaana ba Isiraeri ne baddamu nate okukola ekibi mu maaso ga Mukama; Mukama kyeyava awa Eguloni kabaka wa Moabu amaanyi n'alwana ne Isiraeri, kubanga baali bakoze ekyali mu maaso ga Mukama ekibi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Awo abaana ba Isiraeri ne beeyongera nate okukola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi: Mukama n'awa Eguloni kabaka wa Moabu amaanyi okulwana ne Isiraeri, kubanga baali bakoze ekyali mu maaso ga Mukama ekibi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Abayisirayeli ne baddamu okweyisa obubi mu maaso g'Omukama. Omukama kwe kuwaayo Yisirayeli mu buyinza bwa Eguloni kabaka wa Mowabu olw'okweyisa obubi mu maaso ge.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 Abayisirayeli ne baddamu okukola ebibi ne banyiiza Mukama. N'olwekyo Mukama n'awa Egulooni kabaka wa Mowaabu amaanyi okulwanyisa Yisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

12 Abayisirayeli ne baddamu okukola ebibi ne banyiiza Mukama. N'olwekyo Mukama n'awa Egulooni kabaka wa Mowaabu amaanyi okulwanyisa Yisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 3:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies