Abalam 21:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Ne beebuuza nti, “Kika ki ku bika bya Isirayiri ekitaayambuka Mizupa mu maaso ga Mukama Katonda?” Ne bazuula nga mu Yabesugireyaadi tewaavaayo muntu eyajja mu lukuŋŋaana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Ne beebuuza nti, “Kika ki mu bika bya Isiraeri ekitaagenda mu lukuŋŋaana lwa Mukama olwali e Mizupa?” Ne bazuula nga mu Yabesugireyaadi temwava muntu eyaagenda mu lukkuŋŋaana lwa Mukama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Ne boogera nti Kika ki ku bika bya Isiraeri ekitayambuka eri Mukama e Mizupa? Era, laba, mu Yabesugireyaadi temwava muntu okugenda mu lusiisira eri ekkuŋŋaaniro. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Awo ne bagamba nti: “Mu bika byonna ebya Yisirayeli, ani atazze mu lukuŋŋaana wa Mukama mu Mizupa?” Ne bazuula nga mu lusiisira tewaali n'omu yali azze mu lukuŋŋaana okuva mu Yabesi-Gileyaadi, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli abataayambuka Mizupa mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama?” Ne bazuula nga mu Yabesi eky'e Gileyaadi tewali n'omu yajja mu lusiisira mu lukuŋŋaana. Sien die hoofstukLuganda Bible 20038 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli abataayambuka Mizupa mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama?” Ne bazuula nga mu Yabesi eky'e Gileyaadi tewali n'omu yajja mu lusiisira mu lukuŋŋaana. Sien die hoofstuk |