Abalam 21:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Abaana ba Isirayiri ne beebuuza nti, “Ani ku bika byonna ebya Isirayiri atazze kukuŋŋaana mu maaso ga Mukama Katonda?” Kubanga baali beerayiridde, ng’omuntu yenna alemwa okukuŋŋaana mu maaso ga Mukama e Mizupa, ateekwa kuttibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Abaana ba Isiraeri ne babuuza nti, “Baani mu bika byonna ebya Isiraeri ataagenda mu lukkuŋŋaana olwali e Mizupa?” Kubanga baali balayidde ekirayiro ekikulu ku oyo yenna ataligenda eri Mukama e Mizupa nga boogera nti, “Talirema kuttibwa.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Abaana ba Isiraeri ne boogera nti Aluwa mu bika byonna ebya Isiraeri atayambuka eri ekkuŋŋaaniro eri Mukama? Kubanga baali balayidde ekirayiro ekikulu ku oyo atayambuka eri Mukama e Mizupa nga boogera nti Talirema kuttibwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Abayisirayeli ne bagamba nti: “Ani mu bika bya Yisirayeli byonna atazze mu lukuŋŋaana wa Mukama?” Baali balayidde nti: “Buli yenna atajje mu lukuŋŋaana wa Mukama mu Mizupa wa kuttibwa.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli, abataayambuka mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama e Mizupa?” Baali beeyamye obweyamo obw'amaanyi nti buli atalyambuka Mizupa, yali wa kuttibwa. Sien die hoofstukLuganda Bible 20035 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli, abataayambuka mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama e Mizupa?” Baali beeyamye obweyamo obw'amaanyi nti buli atalyambuka Mizupa, yali wa kuttibwa. Sien die hoofstuk |