Abalam 21:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo bakitaabwe oba bannyinaabwe bwe balyemulugunya gye tuli, tulibagamba nti, ‘Mubatuwe lwa kisa, kubanga tetwabafunira bakazi mu lutalo, era olwokubanga temwababawa, temulina musango.’ ” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Awo olulituuka bakitaabwe oba baganda baabwe bwe balijja okuwaaba, tulibagamba nti, ‘Mubatuwe lwa kisa kubanga tetwabanyagako mu lutalo okubafuula bakazi baffe, so nammwe temwababawa kubanga mwalibadde muzzizza omusango.’ ” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Awo olulituuka bakitaabwe oba baganda baabwe bwe balijja okutuwoleza, ne tubagamba nti Mubatuwe lwa kisa: kubanga tetwabanyagira buli muntu mukazi we mu ntalo: so temwababawa; kaakano mwandizzizza omusango. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Bakitaabwe ne bannyinaabwe bwe banajja gye tuli okutuyombesa, tunaabagamba nti: ‘Mutusaasire, nabo mumale gabasonyiwa, kubanga tetwabafunira bakazi mu lutalo, nammwe temwazza musango kubanga bawala bammwe temubabawadde buwi.’ ” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Bakitaabwe oba bannyinaabwe bwe balijja gye muli okuvunaana, mubagambanga nti: ‘Tubeegayiridde, mubatulekere, kubanga tetwababanyagaako mu lutalo okubafuula bakazi baffe. Ate nga bwe mutaabatuwa, temulina musango gwa kumenya bweyamo bwammwe.’ ” Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Bakitaabwe oba bannyinaabwe bwe balijja gye muli okuvunaana, mubagambanga nti: ‘Tubeegayiridde, mubatulekere, kubanga tetwababanyagaako mu lutalo okubafuula bakazi baffe. Ate nga bwe mutaabatuwa, temulina musango gwa kumenya bweyamo bwammwe.’ ” Sien die hoofstuk |