Abalam 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Bw’atyo Mukama n’aleka amawanga gali mu nsi eyo, n’atagawaayo mu mikono gya Yoswa yadde okugafubutula mu nsi eyo nga Yoswa yaakafa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 N'olw'ekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ag'omu nsi eyo, era teyaganya Yoswa kubawangula. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo Mukama n'aleka amawanga gali, obutabagoba mangu; so teyabagabula mu mukono gwa Yoswa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU23 Omukama yali alese amawanga ago ne gasigalira; teyagagobaawo mangu era teyagawaayo mu mikono gya Yoswa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200323 N'olwekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ago mu nsi eyo, n'atabagobaamu mangu era n'ataganya Yoswa kubawangula. Sien die hoofstukLuganda Bible 200323 N'olwekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ago mu nsi eyo, n'atabagobaamu mangu era n'ataganya Yoswa kubawangula. Sien die hoofstuk |