Abalam 2:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri n’agamba nti, “Olw’okuba nga abantu bano bamenye endagaano gye nalagaana ne bajjajjaabwe, so tebagondedde ddoboozi lyange, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri; n'agamba nti, “eggwanga lino limenye endagaano gye nnalagaana ne bajjajjaabwe, tebakyampulira; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri: n'ayogera nti Kubanga eggwanga lino lisobezza ku ndagaano gye nnalagira bajjajjaabwe, so tebawulidde ddoboozi lyange; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 Awo obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'agamba nti: “Kubanga eggwanga lino limenye endagaano gye nateekerawo bajjajjaabwe, ne batampulira, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira. Sien die hoofstukLuganda Bible 200320 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira. Sien die hoofstuk |