Abalam 2:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Buli Mukama lwe yabawanga omukulembeze yamuyambanga era n’anunulanga Abayisirayiri okuva mu mikono gy’abalabe baabwe ekiseera eky’omukulembeze oyo. Olw’okusindanga n’okweraliikirizibwa abalabe baabwe abaabajooganga, Mukama kyeyava abakwatirwa ekisa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Buli Mukama lwe yabayimusizanga abalamuzi, Mukama n'abanga n'omulamuzi oyo, n'abawonyanga abalabe baabwe ebbanga lyonna omulamuzi oyo lye yamalanga nga mulamu; kubanga Mukama yabakwatiranga ekisa olw'okusinda kwabwe olw'abo ababeeraliikirizanga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Era Mukama bwe yabayimusizanga abalamuzi, Mukama n'abanga n'omulamuzi, n'abalokolanga mu mukono gw'abalabe baabwe ennaku zonna ez'omulamuzi: kubanga Mukama ne yejjusa olw'okusinda kwabwe olw'abo abaabajooganga ne babeeraliikiriza. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Omukama bwe yabateekerangawo omulamuzi, nga Omukama abeera n'omulamuzi n'abanunula mu mikono gy'abalabe baabwe mu bbanga lye yamalanga ng'alamula. Anti Omukama yabakwatirwanga ekisa ng'alabye bwe basinda ennaku olw'abaabayigganyanga n'abaabanyigirizanga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Mukama bwe yawanga Abayisirayeli omukulembeze, Mukama yayambanga omukulembeze oyo, era yabawonyanga abalabe baabwe, ebbanga lyonna omukulembeze lye yamalanga nga mulamu. Mukama yabakwatirwanga ekisa, kubanga baasindanga olw'okubonyaabonyezebwa n'okunyigirizibwa. Sien die hoofstukLuganda Bible 200318 Mukama bwe yawanga Abayisirayeli omukulembeze, Mukama yayambanga omukulembeze oyo, era yabawonyanga abalabe baabwe, ebbanga lyonna omukulembeze lye yamalanga nga mulamu. Mukama yabakwatirwanga ekisa, kubanga baasindanga olw'okubonyaabonyezebwa n'okunyigirizibwa. Sien die hoofstuk |