Abalam 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Buli gye baatabaalanga ne bawangulwa kubanga Mukama yabavaako olw’ekibi kyabwe nga bwe yabalayirira; ne bawotookerera nnyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Gye baatabaalanga yonna, omukono gwa Mukama ne gubaleeteranga akabi, nga Mukama bwe yayogera, era nga Mukama bwe yabalayirira; ne beeraliikirira nnyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Gye baatabaalanga yonna, omukono gwa Mukama ne gubaleeteranga akabi, nga Mukama bwe yayogera, era nga Mukama bwe yabalayirira: ne beeraliikirira nnyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Yisirayeli buli lwe yagendanga okulwana, ng'Omukama abalemesa bawangulwe, nga bwe yali ayogedde era nga ne bwe yali alayidde okubakola; ne balaba nnyo ennaku. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Buli lwe baagendanga mu lutalo, nga Mukama abaleetera akabi, nga bwe yali agambye okukola. Ne beeraliikirira nnyo! Sien die hoofstukLuganda Bible 200315 Buli lwe baagendanga mu lutalo, nga Mukama abaleetera akabi, nga bwe yali agambye okukola. Ne beeraliikirira nnyo! Sien die hoofstuk |