Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 2:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri: Kyeyava abawaayo mu mikono gy’abanyazi ne babanyanga era ne batasobola na kwerwanako okuva mu mikono gy’abalabe baabwe ababeetoolodde kubanga Mukama yali amaze okubawaayo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri, n'abagabula mu mikono gy'abanyazi abaabanyaga, n'aleka abalabe babwe ababeetoolodde ne babawangula. Abaisiraeri nga tebakyasobola kwetaasa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri, n'abagabula mu mikono gy'abanyazi abaabanyaga, n'abatunda mu mikono gy'abalabe baabwe okwetooloola, n'okuyinza ne batayinza nate kuyimirira mu maaso g'abalabe baabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'abawaayo mu mikono gy'abanyazi ne babanyagulula, ne mu mikono gy'abalabe baabwe ababeetoolodde nga tebakyasobola kubagumira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 Mukama n'asunguwalira nnyo Abayisirayeli, n'abawaayo eri abanyazi ne babanyagako ebyabwe. N'aleka abalabe baabwe bonna abaali babeetoolodde, ne babawangula, Abayisirayeli nga tebakyasobola kwetaasa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

14 Mukama n'asunguwalira nnyo Abayisirayeli, n'abawaayo eri abanyazi ne babanyagako ebyabwe. N'aleka abalabe baabwe bonna abaali babeetoolodde, ne babawangula, Abayisirayeli nga tebakyasobola kwetaasa.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 2:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies