Abalam 2:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Ne banyiiza Mukama kubanga baagoberera era ne basinza bakatonda abalala abamawanga agaali gabeetoolodde ne beerabira Mukama Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu nsi ye Misiri. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Ne bava ku Mukama Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne bagoberera bakatonda abalala ab'amawanga agabeetooloola, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Mukama ne bamuvaako, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne bagoberera bakatonda abalala, ku bakatonda ab'amawanga agabeetooloola, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 Baayabulira Omukama, Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu Misiri, ne bagoberera balubaale ab'amawanga agabetoolodde, ne babavunnamira, ne banyiiza Omukama. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Ne bava ku Mukama, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne basinza balubaale, ab'abantu ababeetoolodde, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama. Sien die hoofstukLuganda Bible 200312 Ne bava ku Mukama, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne basinza balubaale, ab'abantu ababeetoolodde, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama. Sien die hoofstuk |