Abalam 2:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Awo ab’omulembe gwa Yoswa bonna bwe baafa ne baggwaawo ne waddawo omulembe gw’abataamanya Mukama yadde ebikolwa eby’amaanyi bye yakolera Abayisirayiri. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Era n'ab'omulembe ogwo bonna ne bafa. Ne waddawo ab'omulembe ogwaddirira, abataamanya Mukama, wadde ebyo bye yakolera Isiraeri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Era n'ab'emirembe egyo bonna ne bakuŋŋaanyizibwa eri bajjajjaabwe: ne wabaawo emirembe emirala egibaddirira, abataamanya Mukama, newakubadde omulimu gwe yakolera Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Ezzadde eryo lyonna nga limaze okugattibwa ku bajjajja baalyo, ne wasitukawo ezzadde eritaamanya ku Mukama ne bye yali akoledde Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Era n'ab'omulembe ogwo bonna ne bafa. Ne waddawo ab'omulembe ogwaddirira, abataamanya Mukama, wadde ebyo bye yakolera Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda Bible 200310 Era n'ab'omulembe ogwo bonna ne bafa. Ne waddawo ab'omulembe ogwaddirira, abataamanya Mukama, wadde ebyo bye yakolera Yisirayeli. Sien die hoofstuk |