Abalam 11:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Awo abaana ba Amoni bwe baali nga balwana ne Isirayiri, abakadde ab’e Gireyaadi ne bagenda okukima Yefusa mu nsi ya Tobu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Awo olwatuuka abaana ba Amoni bwe baalwana ne Isiraeri, abakadde ab'e Gireyaadi ne bagenda okukima Yefusa okumuggya mu nsi ye Tobu; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Awo olwatuuka abaana ba Amoni bwe baalwana ne Isiraeri, abakadde ab'e Gireyaadi ne bagenda okukima Yefusa okumuggya mu nsi ye Tobu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Abakadde b'omu Gileyaadi ne bagenda okuzza Yefuta okuva mu nsi y'e Tovu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Abakulembeze mu Gileyaadi ne bagenda okuggyayo Yefuta mu nsi y'e Tobu. Sien die hoofstukLuganda Bible 20035 Abakulembeze mu Gileyaadi ne bagenda okuggyayo Yefuta mu nsi y'e Tobu. Sien die hoofstuk |